If Butikiro is sold we must not buy its certificates we as Baganda are the owners of this king, and if he is advised wrongly we must tell him. 
 
 
 
 
Sent: Monday, June 30, 2003 3:30 AM
Subject: Ababuza mumudemu

Butikkiro bw�etundwa teri kugula satifikeeti

Ekizimbe kya Butikkiro ekireese Abaganda emitaafu

NNASOMYE n�okutya kungi nnyo Bukedde wa June 18,19 ne 20 nga Kabaka Mutebi alagira Butikkiro etundibwe.

Nze ndi musajja Muganda eyazaalibwa era ne nkulira mu Buganda.

Nnagula ne satifikeeti kuba mpulira okwenyumiriza mu Buganda naddala bwe nsoma mu byafaayo nti yali ku mutindo mu byenfuga Abazungu we bajjira wano.

Wabula bwe mpulira nga Kabaka y�akulembeddemu okutunda ebintu byayo (Buganda) mbuuza nti ani yaloga Abaganda? Mubadde mulwanirira kuddizibwa byammwe ate bye mwakafunawo bye mutunda?

Abaganda ffe bannannyini Kabaka era ffe tuba tumugambako bw�aba awubisibwa.

Robert Ssendagire,
Kampala



Help STOP SPAM with the new MSN 8 and get 2 months FREE*

Reply via email to