Asiimye Abaganda okusenza abagwiira
Bya Robert Masengere
OMUKUNGU mu kakiiko k�ebyokulonda mu ggwanga, Mw. Tom Buruku asiimye Abaganda olw�okusenza Abalugwara ne babeera nabo nga tebabakijjanyizza.
�Kitusanyusa ewa ffe mu Arua okuwulira nti Balugwara bannaffe abaasenga kuno batudde ntende mu Bwakabaka bwa Buganda awatali mbojjanyi yonna era nsaba amawanga amalala gatwale eky�okulabirako kino�, Mw. Baluku bwe yagambye ng�asisinkanye Katikkiro, Joseph Ssemwogerere mu Bulange.
Omukungu ono ng�era y�akola ng�omubaka wa Ghana mu Uganda yagambye nti Abalugwara bangi batudde ntende e Bugerere n�ebitundu bya Mukono ebirala ng�abamu balinayo ebibanja.

Dream of owning a home? Find out how in the First-time Home Buying Guide. -------------------------------------------- This service is hosted on the Infocom network http://www.infocom.co.ug