Lugemwa FN <[EMAIL PROTECTED]> wrote:
The Basoga are complaining that the Movement is not doing enough for Kyabazinga.Buganda is the 'favorite child' while Kyabazinga and Busoga are forgotten!FN Lugemwa�Muvumenti esuuliridde Kyabazinga�Bya Muwanga Kakooza
ABASOGA beemulugunyizza nti gavumenti eyitiridde okutiitiibya Buganda ne yeerabira Kyabazinga waabwe ne Busoga. "Kino kiyinza okukendeeza obuwagizi bwa Muvumenti mu kitundu kyaffe," bwe baalabudde.
Mu kiseera kino mmotoka ya Kyabazinga teriiko mipiira, Olubiri lwe ssi luddaabirize. Busoga yeerabiddwa nnyo gavumenti ng'ogeraganyizza ne Buganda," bwatyo omubaka Frank Nabwiso (Kagoma) akulembedde okwemulugunya kuno, bwe yagambye.
Yabadde ayise bannamawulire ku palamenti okubategeeza ku bbaluwa gye yawandiikidde minisita w'ebyamateeka Jannat Mukwa-ya nga yeemulugunya ku Busoga obutabaayo mulamuzi wa kkooti nkulu wa nkalakkalira kye yagambye nti kireetedde emisango naddala egy'obuliisamaanyi okwetuuma mu kkooti.
Yawadde eky'okulabirako nti e Busoga ne Mukono waliyo emisango 680 egy'obuliisamaanyi egitanawozesebwa ng'ate e Mbale waliyo 70 .Published on: Friday, 7th January, 2005
--------------------
FN Lugemwa
Do you Yahoo!?
The all-new My Yahoo! � Get yours free!
____________________________________________________________________________________
Yahoo! Groups Links
- To visit your group on the web, go to:
http://groups.yahoo.com/group/FedsNet/
- To unsubscribe from this group, send an email to:
[EMAIL PROTECTED]
- Your use of Yahoo! Groups is subject to the Yahoo! Terms of Service.
Do you Yahoo!?
Yahoo! Mail - now with 250MB free storage. Learn more.
_______________________________________________ Ugandanet mailing list [email protected] http://kym.net/mailman/listinfo/ugandanet % UGANDANET is generously hosted by INFOCOM http://www.infocom.co.ug/

