Please forward to all concerned

Note: forwarded message attached.


Do you Yahoo!?
Yahoo! Mail - You care about security. So do we.
--- Begin Message ---


Ssemakula <[EMAIL PROTECTED]> wrote:
Date: Wed, 9 Feb 2005 13:42:18 -0800 (PST)
From: Ssemakula <[EMAIL PROTECTED]>
Subject: Important Message for Baganda in W. USA
To: Buganda Discussion <[EMAIL PROTECTED]>, [EMAIL PROTECTED]
CC: [EMAIL PROTECTED], [EMAIL PROTECTED], [EMAIL PROTECTED]

Abatuuze Ba Western USA:

 

Okulonda Ababaka Abanakiika eMmengo

 

Nga bwe nabategeezaako, Katikkiro wa Buganda yantuma okukubiriza okulonda ababaka basatu abanatukiikirira e Mmengo.  Okulonda kwali kwa kuba nga kuwedde nga January 15, 2005. Naye oluvannyuma Katikkiro yasiima okusaba kwaffe kwongerweko mumaaso, era natuwa olunaku olupya olwa February 15, 2005.

 

Ekitundu kyaffe kitwala amasaza ga California, Washington, Nevada, Arizona, Oregon ne Hawaii. Tujja kulonda ababaka mu ngeri eno:

Omu mu Southern California, omu mu Northern California, ate omulala alondebwe okuva mu Oregon/Washington.  Omubaka wa Northern California abe nga akiikirira abe Nevada ne Hawaii ate owa Southern California abe nga akiikirira abe Arizona.

 

Ababaka tujjanga kuddamu okubalonda oluvannyuma lw�akaseera ffena ketunakkanyaako.

 

Mu Southern California tujja kulonda omubaka waffe ku Sunday February 12, 2005, ku ssaawa munaana (2:00pm). Okulonda kujja kuba ku:

 

St. Mark�s Episcopal Church

14646 Sherman Way

Van Nuys, CA 91405

 

Buli awulidde ategeeze munne, era mwenna ab�omukitundu kino musabiddwa okujja mukube akalulu. Ataasobole akube essimu 562-537-2582 oba 818-781-8967 aleke obubaka oba aweereze obubaka eri [EMAIL PROTECTED]

 

Mw. Kiboneka ([EMAIL PROTECTED]) nkusaba obe musaale wange okubirize okulonda mu Northern California, ne Mw. Katongole Lwebuga ([EMAIL PROTECTED]) nkusaba obe omusaale okubirize okulonda mu Oregon/Washington. Okulonda bwekuggwa mumpeereze amannya g�abo abanaaba balondeddwa mu bitundu bywammwe, nsobole okugatuusa e mbuga.

 

Awangaale Ssaabasajja!

 

James Ssemakula

February 9, 2005

 

 

English Precis:

This message, which about the impending election of our representatives to Mmengo, is for  the Baganda living in California, Washington, Nevada, Arizona, Oregon & Hawaii. A representative will be elected for each of S.California, N. California and Oregon/Washington. Elections for S. California will take place at 2:00pm  Sunday February 12, 2005 at St. Mark�s Episcopal Church, 14646 Sherman Way, Van Nuys, CA 91405. Mr Kiboneka is incharge of N. California while Mr. Lwebuga is incharge of Oregon/Washington.


--- End Message ---
_______________________________________________
Ugandanet mailing list
[email protected]
http://kym.net/mailman/listinfo/ugandanet
% UGANDANET is generously hosted by INFOCOM http://www.infocom.co.ug/

Reply via email to