Note: forwarded message attached.
__________________________________________________ Do you Yahoo!? Y! Web Hosting - Let the expert host your web site http://webhosting.yahoo.com/
--- Begin Message ---
Kony atiisizza okutirimbula Abaganda Abaganda ![]()
Lubega (ku ddyo) ng�annyonnyola abamawulire bwe yasimattuse Kony.
Bya Muwanga
Kakooza
ABAYEEKERA ba Joseph Kony baweerezza Abaganda obubaka nga bawera okubatta olw�obutabawagira.
�Tulabire Bannakampala obagambe nti tujja. Twogerere ne mu Baganda banno ebirungi by�olabye eno. Tobagamba nti tutta abantu kuba tutta abo abatatuwagira,� abayeekera bwe batyo bwe baakomekkerezza dereeva w�omu Kampala Jack Lubega gwe baayimbudde oluvannyuma lw�okumuwambira ekiseera.
Lubega abeera e Kansanga yawambiddwa ne munne Swaibu Kasirye wakati wa October 4 ne October 8, 2002 okuva mu kifo ekiyitibwa Omoro mu bukiikakkono bwa Uganda ne batwalibwa mu nsiko.
Mw. Lubega yabadde ayogerera mu lukungaana lwa bannamawulire olwa buli wiiki olutuula ku kitebe kya minisitule yamawulire e Nakasero eggulo.
Mu bukiikakkono yabadde atutteyo mulambo gwa muka Mw. George Okiror eyabadde amupangisizza. Yagambye nti baatwalibwa ew�omuduumizi wa bakyewaggula omu ayitibwa Col. Raska Lukwiya eyakubira Kony essimu ne boogeraganya. Yagambye nti baamuwa n�ekiwandiiko ne bamusaba akitwale mu lupapula lwa The Monitor.
Mu kusooka Maj. Shaban Bantariza yategeezezza nti embeera egenze edda mu nteeko mu bitundu ebimu. Yategeezezza nti wakati wa October 16 ne October 23 eggye lya UPDF lisobodde okununula abantu baabulijjo 86.Published on: Friday, 25th October, 2002
Unlimited Internet access -- and 2 months free!� Try MSN. Click Here
Yahoo! Groups Sponsor
ADVERTISEMENT
____________________________________________________________________________________
To unsubscribe from this group, send an email to: [EMAIL PROTECTED]
Your use of Yahoo! Groups is subject to the Yahoo! Terms of Service. --- End Message ---

